Olwaleero Ssaabasajja asisinkanye Pulezidenti wa Kenya Uhuru Kinyata mu ggwanga lya Kanya nebabeerako ensonga zebateesako.
Kino kyongera okumalawo envuvuumo ezibadde zibungeesebwa ku mikutu gyimugatta bantu nti beene ali mu mbeera mbi.
Kino n’omukulembeze w’eggwanga engulo yakikoonyeko nga avumirira abantu aboogera ebya swakaba ku mikutu gya social media.#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Basajja mwe mugyooga