Mu kanyomero kafe ka Weekuumire mu kumanya leero katumanya ku byafaayo by’omusajja Jerry John Rawlings eyawamba gavumenti mu ggwanga lya Ghana emirundi ebiri.
Mu kaseera kano ono yawummula eby’obufuzi, kyoka aweebwa ekitiibwa, anti buli pulezident atya nti singa amunyiiza oba nadibaga eggwanga, ayinza okumuwamba n’amujja mu Ntebe.
Wetwogerera emyaka kati alina 73.#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda