Omulamuzi wa kkooti enkulu mu Kampala Musa Ssekaana,alagidde Moses Nkonge Kibalama eyali omukulembeze w’ekibiina ki National Unity, Reconciliation and Development Party alabikeko mu kooti anyonyole lwaki yakuba ebirayiro bibiri mu kkooti ate nga bikontana.
Kinajjukirwa nti waliwo abeeyita bannakibiina kino abadukira mu kooti nga bagamba nti engeri gyekyawebwamu kyagulanyi okufuuka National unity platform yali ya mankwetu.#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda