Abakulembeze b’e Bwayise bekozemu omulimu nebagula ebitabo omuli ebyeyambisibwa abaana okusoma nga bali ewaka kiyite Holiday Packages ne babigabira abaana basobole okusigala nga basoma mu kadde kano ak’omuggalo.
Bagamba nti ebitabo bino ebyagabwa gavumenti tebyatuka ku baana abasinga ,kwekusalawo okwekolamu omulimu.
Bano baliko n’abaana abawala bebagabidde ebyeyambisibwa nga bali mu nsonga biyite Pads.#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda