Abakyala abalenga akaboozi mu disitulikiti y’e Fortportal balumirizza abasawo naddala mu malwaliro ga gavumenti nga bwebabasosola, omuli n’okubamma edagala eriweweeza ku kawuka ka mukenenya.
Bagamba nti waliwo n’abaserikale ababakwata ekiro, kyoka mukifo kyokubatwala ku poliisi ate badda mu kubakozesa.
Abakola ku by’obulamu bagamba ensonga eno bakugitunulamu
#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda