Abavuzi ba bodaboda mu Kampala ebegattira mu kibiina kyabwe ekya NRM bodaboda winner's Task force batongozza kawefube mwe bagenda okuyita okunoonyeza Museveni akalulu wamu n'okubuulira bannaabwe okubegattako.
Bano bategeezeza nti emu ku nsonga lwaki aba bodaboda batulugunyibwa kwekuba nti gavumenti nelowooza buli wa bodaboda ali kuludda luvuganya kwekuvaayo mulwatu okujjawo endowooza eyo kuba nabo abawagizi ba NRM bwebali
Bano ababadde banekanekanye mu byambalo bya NRM bayisiza ebivvulu okwetoloola kamapala nga bwebayimba eziwaana Museveni…Bya Patrick Kibirango