Abatuuuze b’omukatawuni k’e Kiryokya mu gombolola ye Kalangalo e Mityana bakeeredde mu ntiisa abazigu bwebaayingiridde omuwala nebamutta.
Olwamaze okumutta nebakuulita n’ekyuma kya Zaala omuwala ono byabadde akolako, omu kubagambibwa okukola ettemu lino abatuuze baamukutte naye nebamukakanako nebamukuba okutuusa lwe baamusse.
#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Naye uganda banange
Rip
Abavubuka tebagala kukola
May her soul rest in peace
May Allah forgive her soul. Ameen