Bamutwala, tebamutwala bino bye biri ku mimwa gy’abawagizi b’ekibiina kya NRM e Sembabule nga bano olwaleero bakedde kwetaba mu kamyufu k’ekibiina mu Mawogola North ne South wakati mu kwerinda okutagambika.
Okuvuganya okwa kasameeme okusinga kuli wakati wa Sodo Kaguta ne Musherure Kuteesa.
Uganda wake up we need change