Ekkanisa n’amasinzizo by’olekedde akaseera akzibu ak’okusunsulamu baani abalina okukirizibwa okusaba, n’abalina okusigala wabweru naddala ng’omuwendo gw’abantu 70 guweddeyo.
Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda, Dr Samuel Steven Kazimba Mugalu, afalaside abakriza bagoberere entegeka eno, osanga abakulu banasinziira ku bugonvu bweboleseza, nebalinyisa ku muwendo gw’abalina okukirizibwa mu masinzizo
Mukama tukwebaza mbutuufu oyanukude essala zaffe