Waliwo bakiggala abasobeddwa oluvanyuma lw’okugobwa mu nyumba mwebabadde basula.
Obuzibu buvudde ku muggalo gwa Covid – 19, kubanga baali bakola ku somero lya Centre for Sign language e Wakiso mukiseera kino nga gakyali ku muggalo.
Olwokuba babadde tebalina webajja ssente landiroodi kwekubafuumula.
Wetubasangidde nga waliwo muzira kisa abasuza e Mengo mu divison y’e Lubaga.
#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Bambi
Leka omugongo gunume nzebe eyange maama
Bambi
Bambi