Ng’ebula mbale amasomero okuggulwawo mu Uganda, bannanyini masomero ag’obwanannyini beekubidde enduulu nga bagaala gavumenti ebayambe ku mabanja ga banka agabatuuse mu bulago.
Bagamba nti amasomero mangi banka kutuuse okugabowa olw’amabanja ageyongedde nnyo mu kiseera kyegamaze nga maggale.
Bambi mwebale naye twekwase mukama yekka yamanyi🙏🙏🙏🙏🙏
Ekyokukola mukimanyi Mission2021. Vote Kyagulanyi ✔️
Inshalla Inshallah