Kiri mu mateeka nti ebibiina byobufuzi byonna ebikiikirirwa mu paalimenti birina okuweebwa ssente zibiyambeko mu kuddukanya emirimu gyabyo, naye wadde ekiseera kyabyabufuzi, ebibiina bigamba tebinnafuna ssente zino okusobola okwetegeka naddala nga n’okulonda kukubye koodi.
Omusasi waffe Nassali Fatiah alondodde ensonga eno.