Wadde ng’amasinzizzo teganaba kukirizibwa kugulawo mu butongole abantu batandiise dda okulaga nga bwebabadde n’enyonta y’okusinza nga basinziira mu masinzizo.
Kabadde kayisanyo kenyini ku muzikiti gwa Kampala mukadde nga buli omu ayagala abeere omu kwabo e 70 abakirizibwa mu masinzizo.
Mu masinzizo amalala bataddewo n’enkola eyokukuba essimu bakuterekere ekifo.
Hahaha kiganda