Mu bakulembeze abasunsuddwa olunaku lwa leero ku kitebe kye by'okulonda Entebbe Division e mwemuli ne Meeya we Kasanja Joseph Semujju nga ajjidde ku kaadi ya NRM . Ono akasasiddwa akulira ebyokulonda Aida Tusiime nga abadde awerekedwako bakansala abatutegezezza nga bwebakomezzaawo Mmeeya waabwe amalirize ebisigadde. Bya Yufaya Namyalo