Akakiiko ka NRM ak’eby’okulonda kalangiridde Mwesigwa Rukutana nga omuwanguzi okubakwatira bendera ku bubaka bwa palamenti ow’e Rushenyi mu disitulikiti y’e Ntungamo.
Okusooka Naome Kabasharira, yeyasooka okulangirirwa nga akalulu kakagwa newabaawo obutakiriziganya ekyaviirako akakiiko kano okuddamu okububala.
Mungeri y’emu e Mawogola okulonda kwakubaayo ku balaza ya sabiiti ejja.
Ate kyo ekibiini ki NUP kyogedde ku kya Latif Ssebagala okusuulawo bendera okuvuganya kubwa loodi meeya.
Bano bafulumizza n’ekiwandiiko nga baagala ab’egwanyiza ekifo kino okwewandiisa buto obutasukka lwakutaano nga 25 omwezi guno.
#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Weres kibalama
Odoi yr done u will be punished badly in Gods face.
You man don't talk like that
Abig alie
God is seeing you people this how we uganda
😂😂 Tang a useful idiot Rukutana won't win in the general elections though they 've doctored the results now in his favour.