Abakadde bakubiriziddwa okwewala okukung’aanira awali abantu abangi okusobola okwewala ekirwadde ki ekirwadde ki covid – 19 olw’okuba nti bbo ate bwekibakwatako kibayisizza ddala bubi oluusi n’obutasimattuka.
Mukiseera kino abakadde 14 bebakattibwa ekirwadde kino mu ggwanga, okwogera bino minisita avunaanyibwa ku bakadde Sarah Kanyike abadde abalambika ngeri olunaku lwabwe gyerugenda okukuzibwamu olunaku lw’enkya.
#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Sorry