Okulonda kwa kamyufu ka Mawogola North e Ssembabule kwakedde kusazibwamu e Ssembabule olw’okutya emivuyo egyizze gyeyolekera mu kakuyege w’abavuganya okusinga aba Shartsi Musherure muwala wa minisita Sam Kuteesa ne muto wa Pulezidenti Museveni – Godfrey Aine Kaguta.
Olunaku lw’eggulo eby’okwerinda byabadde binywezeddwa mu kitundu kino nga n’omumyuka wa Ssaabaduumizi wa Poliisi Maj. Gen Muzeeyi Sabiti.
Webukeeredde nga okulonda kuno kusaziddwamu.#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda