Okulonda kw’abavubuka ku byalo ebimu e Wakiso kuggweredde mu masasi ne tiyagaasi.
Abawanguddwa basigadde bakukuluma olwa mannya g’abamu ku bavubuka butaba mu nkalala z’abalonze.
E Kikaaya – Bulenga abalondesa babatutte kaguddeyo ekiwalirizza Poliisi okukuba amasasi ne tiyagaasi okusobola okugumbulula abatuuze ababadde bataamye.
N’e Ntebe okulwanagana kubadde kwamanyi.
#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Nup