OKUWANDIIKA abagenda okuvuganya ku bifo ebyenjawulo e Kyotera kukyagenda mu maaso ng'abakakiiko k'ebyokulonda abakulemberwa Omw. Coleb Nahamya bakyasunsula abakyala,abaami, abavubuka n'abakadde abeegwanyiza ebifo ebyenjawulo.
Leero omuwendo gweyongedde nga n'abamu balabiddwaako nga batudde ku lubalaza n'ebisubi wabweru w'ekizimbe we basunsulira.
Bya Johnbosco Mulyowa
Kyotera.
Leero omuwendo gweyongedde nga n'abamu balabiddwaako nga batudde ku lubalaza n'ebisubi wabweru w'ekizimbe we basunsulira.
Bya Johnbosco Mulyowa
Kyotera.