Oluvanyumwa lw’okwogera kwa pulezidenti Museveni wiki ewedde n’agaana ebivvulu n’amabaala okuggulawo olw’okutangira okusaasana kw’ekirwadde ki Covid – 19 olwaleero abategesi bw’ebivvulu bavudde mu mènera.
Bano abababadde bakug’aanidde ku Calendar e Makindye mu Kampala basazeewo okwekalakaasa okuviiriddeko n’omu kubbo okweyambula.
Poliisi bano ebanguyidde era n’ebakwata.
#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
🤔
Korona talinayo euganda mugulewo
Mwana bano olwokuba bali ku govt salary tebafayo kubantu kibi nyoo
abantu mubajje mu lock down mulabire ku bemwajamu ani mulwadde lwaki mwelowozako mweka