Politics

Abakungubaazi ab'enjawulo batendereeza omugenzi sheikh Muhammad Buwembo abadde yeyita pulezidenti wa baavu nga omusajja abadde ayagaliza buli muntu ssaako obukugubwe mu kusomesa eddiini. Ono yafiiridde mu makage e Nansana nga wano abantu ab&#03…

Abakungubaazi ab'enjawulo batendereeza omugenzi sheikh Muhammad Buwembo abadde yeyita pulezidenti wa baavu nga omusajja abadde ayagaliza buli muntu ssaako obukugubwe mu kusomesa eddiini.
Ono yafiiridde mu makage e Nansana nga wano abantu ab'enjawulo naddala Bannabyabufuzi webasinzidde okwogera ku mugenzi nga abadde muzanganda era omwetowaaze.
Ono yayatikiriira nnyo olw'engeri gy'abadde alabikira ku mi kutu gya mawuliire nga ayogera kunsonga ezikwata ku baavu yafudde oluvanyuma lw'okulumbibwa kasikonda ne ssenyiga.
Bya steven kiragga ne Edith Namayanja
Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published.

Back to top button