Famire gye twalaga wano nga balaajana oluvannyuma lw'ennyumba mwebaali basula okukwata omuliro n'esaanawo kyaddaaki bafunye akaseko ku matama. Bano bafunye obuyambi okuva mu kibiina kya Open Heart initiative ababawadde ebintu ebikozesebwa omuli emmere,sukaali,emifaliso ssaako ensimbi ezigenda okuzimba ennyumba eddewo bulungi….Bya Farooq Serkoz