Politics

OMULIRO gusanyizzaawo ebintu bya bukadde abatuuze ne balangira Poliisi ezikiriza omuliro olw'okulwawo okujja nga omuliro gusanyawo ebintu byabwe. Zibadde saawa 5 n'ekitundu omuliro ne gukwata amayumba g'abantu naddala ebibanda by&#039…

OMULIRO gusanyizzaawo ebintu bya bukadde abatuuze ne balangira Poliisi ezikiriza omuliro olw'okulwawo okujja nga omuliro gusanyawo ebintu byabwe.

Zibadde saawa 5 n'ekitundu omuliro ne gukwata amayumba g'abantu naddala ebibanda by'amanda,ebibanda bya firimu ssaako n'amayumba g'abantu.

Bino bibadde ku Bampu e Nansana era ng'omuliro guvudde ku masanyalazze agasipakinze ne gakwata ekibanda kya Firimu ekisanyewo kyona nga kwotadde Namayumba.Bya Abu Batuusa.
Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published.

Back to top button

Adblock Detected

Please consider supporting us by disabling your ad blocker