KIWEDDE! NUP ereese munnamateeka Luyimbazi Elias Nalukoola
Bannakibiina ki NUP balangiridde munnamateeka Luyimbazi Elias Nalukoola, okulemberamu ekibiina mu kulonda kwa Kawempe North. Nalukoola asobodde okumegga abantu 9. Okusinzira ku byavudde mu kakiiko k’ebyokulonda nga kakulembeddwamu Mercy Walukamba, ...