Entekateeka z’okutta Besigye nga 9, June, bitabudde Lukwago
Ekitongole eky’amakkomera kivuddeyo ku ntekateeka z’okutta Dr. Kizza Besigye. Besigye ali ku limanda mu kkomera e Luzira ku misango gy’okusangibwa n’ebyokulwanyisa mu ngeri emenya amateeka, okulya mu nsi olukwe n’okupaana, ...