Wuuno omukyala eyasembye okufuna ku ssanyu lwa Lawal
Poliisi y’e Kajjansi etandiise okunoonyereza ku nfa y’omuzannyi wa Vipers, Abubakar Lawal. Abubakar Lawal, abadde munnansi wa Nigeria. Yagudde wansi okuva ku mwaliiro ogw’okusatu ku Voicemall Shopping Arcade olunnaku olw’eggulo. ...