Besigye ne Hajji Lutale baleeteddwa mu kkooti babitebye
Kkooti y’amaggye e Makindye enkya ya leero, eddamu okuwuliriza emisango egivunaanibwa Dr. Col. Kizza Besigye ne munne Hajji Obeid Lutale Kamulegeya.Besigye ne munne, bali ku misango gy’okusangibwa n’ebyokulwanyisa omuli emmundu ...