AWO KALE! Ekya NUP kiggwa leero, abantu 10 balinze ssaawa
Bannakibiina ki National Unity Platform (NUP), emisana ga leero, lwebasuubirwa okulangirira omuntu, agenda okulemberamu ekibiina, mu kulonda kwe Kawempe North, okunoonya omukulembeze, agenda okudda mu bigere by’omugenzi Muhammad Ssegirinya, eyafa ...