KITALO! Taata omuto asse omwana wa muganda we owa S3
Abatuuze ku kyalo Kitengesa mu Division y’e Nyendo Mukungwe e Masaka, bawanjagidde ekitongole ekya Poliisi okunoonyereza ku kyawalirizza taata omuto, okutta omwana wa muganda we.Omutemu Deo Mwebe, yakutte ejjambiya, natemateka ...