#AgafaEyo #SparkTvUganda For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Abavubuka b’oku Kalerwa ne Kawempe bavudde mu mbeera nebatabukira abakulembeze baabwe bebagamba nti tebabayambye kubatusaako nteekateeka za gav’t. Bano okuva mu mbeera babadde bayitiddwa mu lukiiko lw’okubasomesa ku ngeri gyebayinza ...
Ebitongole by’obwannakyewa nga biri wamu n’abavunanyizibwa ku nsonga z’abaana mu palamenti banyiivu olw’engeri abaana gyebasadaakibwamu ensangi zino. Bano bagamba nti ate n’ekyamateeka amanafu kisadaaka baana kyekyongedde ebikolobero bino mu ggwanga. ...
Ab’e Kinnansi abeegattira mu kibiina ki Uganda n’e ddagala lyayo bakung’aanidde ku lusozi Ntinkalu mu disitulikiti y’e Namutumba okwegayirira omutonzi akakanye ekirwadde ki COVID-19. Bano bagamba nti eneeyisa ya bantu ...
Abakyala abalenga akaboozi mu disitulikiti y’e Fortportal balumirizza abasawo naddala mu malwaliro ga gavumenti nga bwebabasosola, omuli n’okubamma edagala eriweweeza ku kawuka ka mukenenya. Bagamba nti waliwo n’abaserikale ababakwata ekiro, ...