Abatuuze b'e Mutukula e Kyotera bavudde mu mbeera bagala ettaka lyabwe
Abatuuze basoba mu 150 e Mutukula ku nsalo ya Uganda ne Tanzania batabukidde abakulembeze ba disitulikiti y’e Kyotera okubaguza ettaka ate nebagaana okulibawa. Ettaka eryogerwako bagamba baaligula mu mwaka gwa ...