Ssentebe wa disitulikiti y’e Bukomansimbi Muhammad Kateregga ng’ayambibwako abawarabu aba Islamic Centre for Education and Research adduukiridde abakadde, abalema, abasiraaamu saako n’abasomesa n’ebintu ebikalu okuli emifaliso, bulangiti, obutebe obutuulwako abakadde ...