Uganda Lifestyle
Abava mu NUP okudda mu NRM babaza kaki

Kati tulaba abantu abaze beegata ku kibiina ekipya ki NUP ate nakataayi tekasaze nga badduseeyo, bangi kubano bagamba byebaagenda basuubira ate sibyebasangayo.
Ekyewunyisa bangi ku bano badda mu NRM ekiretawo ekibuuzo ekirala.
Kati musasi waffe Samuel Ssebuliba awayizaamu n’abagoberezi b’ebyobufuzi okumanya kiki ekiviirako abantu bano okutaga okukira enkoko enseera.
#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Naye kale you Idiots temulina byemukoze yadde byemwogera. Wulira oluganda olwo ….😂😂😂
Nup mulibagezi nyoooooooooo
Team nup, kati gwe simanya dr totutama
That’s Ugandans politics
Our party has it constitution although some people think it’s easy and fail to comply with it let them go
NUP on the lead ever
Kyandibadde kigenda bulungi naye government teganya kibiina kya Nup kwetayaa
2:26 laba gu Mivule banange gwona gutumnuza nugu njerere! Gwali tegumanyi nti bagubuka da nyo! See how Azizi is looking at that gu old demon.
Wama ssenyonyi gwe asinga
Bajjo nga ayogeza busungu
NUP kutiiko ✊✊✊✊Kyagulanyi afuse asonga aboluganda 💃💃💃🤣🤣🤣🤣
Team nup ever
Mulamwa kunafuya naye tubalaba.
NUP OYEEEEE
NUP telina mulamwa
Ago gemawulire gemulinawo kati?😏ago ssi mawulire.
Oyo kalyeija talina kyayogera temututama