Uganda Lifestyle
ENSI KULABA: Nsimbi obulwadde obumuluma bwabula

Denis Nsimbi alina emyaka 31 embeera gyayitamu eyungula eziga anti yali musajja muwanvu ate nga wakiwago naye kati bw’omulaba yewuunyisa kubanga obulwadde bwamuyimpaya n’enyama yona n’egenda.
Obulwadde buno bwamukwata mu 2015 naye n’okutuusa kati abasawo obulwadde bwababula.
Kati okugyako okusiibirira amakerenda agakendeeza ku bulumi oba Pain Killer tewali kirala kyakozesa nti kimuwonye.
Kati waliwo ebirala abasawo byebamugamba agende yeekebeze abizze naye ne ssente ezimutwalayo zaamubula.
#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Yii mukama mambi yamba Denis
Look for a rheumatologist doctor, I'm sure he knows what to do
They should check your blood count as well as rheumatoid arthritis dear. It's an autoimmune blood disorder
Mukulu Nsimbi nkusaba ogende ku church ewa Nabbi Kakande
Bruce the number is on the screen check Bambi any who is able to help help
Bambi sorry
Eno ensi etumarilamu bwerere look at him ehhh mukama wenka 🤔
Yaa Allah 🙏🙏🙏
Nsaba owekitiwa Allah akuwonye yaa Rabbi
Bambi
Bambi yesu christ akusasire agorore omukono gwe ogwekisa akuwonye
People I tell you some diseases are spiritual, God knows, may God have mercy on you and heal you
Allah Akbar ma friend. 😭😭😭 imagine the way you were looking like. But let's continue to pray for you mkn Denis.
Karomuntu. Eyalyomuramu
Plz God have mercy to this guy plz plz
Ensi ya mukama nokujula kwayo gwoba wesiga tewali kimulema
Katukusabire mkn
😭😭😭Ya Allah
Mukama owekisa banange🤔🤔 mukama akususe bambi
Mukama akusumulure mkn
sorry dear lets pray you get better bro
Anyone to get me his number please
Sorry mukwano!! Mukama aliwamu nawe, okuba akyakukumye
Omubiri guno banange…sorry dear brother.katonda eyazukiza lazaro ngamaze okuvunda nsaba nawe akuwonye mukwano.
ohh God Heal him
May God heal you in Jesus name
Katonda wange ngolabye mkwano Anti Ssekiliba kyattaka wabula obulamu bwenakuzino bwewunyisa
Sorry banage
Sorry dia
Omuwoonya yesu akusisikane today…ebyo yabisooboola mwanyinaze……omusayi gwa yesu kukuwonye amina
So sorry bambi