E Ntebbe mukibira ky’e Katabi waliyo omusajja asula mukibira awatali nyumba kati emyaka 15.
Godfrey Mwima nga wa mwaka 35 agamba yava ewaka mu 2005 nga taata we atandise ebintu ebyawongo ate yye nga omwana yali ayagala nnyo eddiini.
Ono yava Budaka kyoka kyeyasanga mu kibuga kyamutabula okukakkana nga yeesanze asula ku ttale.#AgafaEyo #SparkTvUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda
Discussion about this post